Omusajja ku kisaawe ky’ennyonyi e Perth yasunguwadde.
Yali tasobola kulinnya nnyonyi ye egenda e Bali.
Yabuuse ku counter n’atomera omukazi akolera eyo.
Yamukwata, n’amusika wansi n’amukuba ebikonde.
Abantu baayambye okuyimiriza omusajja ono.
Yalina okusasula doola 7500 eri omukyala ono.